Posts

Lugave clan ( PANGOLIN)

Image
  Ow'Akasolya (Clan Head): Ndugwa Akabbiro (Minor Totem): Maleere (a type of mushroom) Obutaka (Clan headquarters): Katende, Mawokota Omubala (Clan Motto):  Lwa Ndugwa, lwa Katende. Sseruku lulengejja, simanyi lulingwira?  Saagala balangajja, bw'ompa akawala ako ng'ebbanja liwedde. Names for boys  Mukiibi  Ssemogerere  Mulangwa,  Sserunjogi Kavuma Tebuuseeke Katamba  Muleera  Jjooga  Kirinya Ddanze Sserutenga  Natiigo Tukke Kaakika Luttamaguzi

AKATIKO (MUSHROOM ) CLAN

Image
  Secondary Totem:(Akabbiro) - Namulondo Head Of Clan:(Ow'Akasolya) - Ggunju Clan headquarters:(Obutaka) - Bukalango, Busiro Clan Mottoes:(Emibala) - "Weekirikite, Ggunju ajja.   Gabolokota teggwa nte"

ENJOVU (ELEPHANT) CLAN

Image
  Ow'Akasolya (Clan Head): Mukalo Akabbiro ( Sub-Totem): Nvubu (Hippopotamus) Obutaka (Clan Seat): Kambugu, Busiro Omubala (Clan Motto): Nsimbye Amasanga, Nakate ajja. There are seven sub-clan Elders "Ab'amasiga" under Mukalo: Kikomeko at Lubu, Mawokota Ggulu at Busabala, Kyaddondo Kakembo at Zzirannumbu, Kyaddondo Ntambi at Lubya, Kyaddondo Ssebanyiiga at Kyazi(kojja), Kyaggwe  Ssentomero at Zzinga, Kyaggwe  Ssemakadde at Mpuku, Kyaggwe MALE NAMES Ssemmambo, Ggalabuzi, Kikomeko, Ssevviiri,  Batte, Sseddyabanne, Ssentulubalo, Ssezzooba, Ssettyabule, Kiro, Ssebbaale, Ssessanga, Ssenteza, Ssozi, Ssegujja, Ssekandi, Ssekimpi, Wavvuvuumira, Kayaaye, Ssengo, Katunda, Kayiga, Ssenyomo, Ssemaanyi, Ssemukina, Nkayiivu, Ssensalire, Kakembo, Ssentomero, Mbazzi, Ntambi, Muzingu, Bitalo.   FEMALE NAMES Nnassanga, Nnanteza, Nnagujja, Nnakandi, Nnabitalo, Nnamaato, Nnabatte, Nnabwato, Nnambatuusa, Nnamukina, Nakayiga, Nnabbaale, Namaanyi, Nnantambi, Nnabuule, Nnassozi , Nakate  Cla

FOX ( KIBE) CLAN

Image
  About the Kibe Clan Secondary Totem:(Akabbiro) :- Kassukussuku ( mushroom) Clan leader(Ow'Akasolya) :- Muyige Clan headquarters (Obutaka) :- Buluutwe, Kyaggwe (mukono District) Mottoes (Emibala):-Nambuuze, kibe kyekubye nsiko. :- Kyasanku, bakuzaala wa? Ku kizinga Wambogwe. :-Gw'akwana amalirira, Muteesa; bw'anywa, bw'anywa, anywa nvuba, Muyige wa ddalu, wa ddalu NAMES COMMONLY USED BY THE KIBE CLAN. BOYS:- Kitoogo, kyagera, kabega, Mujeere, konde, Ssembuya, Ggombya, Senyumba, Gombe, Kinyaamye, Mayimbo, Ssemuwemba, Kimpi, Kaziro, Kibe, Ssekasula, Gebukoba, Kagi, Tonsaakula,  Mbuzimulanga GIRLS:- Nambuya, Namuyige, Naluvuuma, Nakangu, Bulya, Nalube. The Great Grand Father of  Kibe Clan, is called MUYIGE. His headquarters are at Wantaayi in Kyaggwe. The Clan was found at the reign of King (ssekabaka) Kintu. Once upon a time, Prince Kayemba was ordered by his big brother, King Jjuuko to go and conquer the territory of Buvuma. King Jjuuko ruled Buganda between 1654-1664.

EYABBA ESSIMU NE JAKETI ASINDIKIDDWA KU LIMANDA

  OMUVUBUKA eyabba essimu, Jacketi n’engatto asindikiddwa ku limanda okutuusa nga 14/12/2021 lwa kubulwa bamweyimirira. Rick Muwanguzi 18 omutuuze wa Nateete Factory zooni y’asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi w’eddaala erisooka Amon Mugezi mu kkooti ya Nateete Rubaga e Mengo n’asomerwa omusango gw’obubbi bw’abuliddwa abamweyimirira n’asindikibwa ku limanda lw’anadda omusango gutandike okuwulirwa. Kigambibwa nti nga 12/10/2021 ssaawa 9 ez’olweggulo mu bitundu by’akatale ka Nateete, Muwanguzi yabba essimu, Jaketi ssaako n’engatto nga byali bya Shamshi Nantambi nga bibalirirwamu emitwalo 640,000. Omuwaabi wa Gavumenti ategeezezza nti okunoonyereza kwonna kuwedde era n’asaba omulamuzi awe olunaku lw’okutandika okuwulira omusango guno. Omulamuzi Mugezi alagidde Rick Muwanguzi agende ku limanda okutuusa nga 14/12/2021 ku olwo lw’anadda mu kkoti obujulizi butandike okuleetebwa.

WATCH LIVE TV CHANNELS NEWS , SPORTS AND ENTERTAINMENT, FUNNY, MUSIC, ALL OVER THE WORLD

Image

Kob clan ( Engabi clan) with it's subscription

Image
  Ekika kyengabi