Posts

NGA TUJJUKIRA olunaku lw'abaana mu Africa olubeerawo nga 16 June

  NGA TUJJUKIRA olunaku lw'abaana mu Africa olubeerawo nga 16 June buli mwaka, abazadde mufeeyo nnyo okugunjula abaana ku musingi ogw'edda okuviira ddala ku kyalo tusobole okufuna abaana abanaayamba eggwanga. Bino Mondo Kyateka amyuka comissioner w'ensonga z'abaana n'abavubuka yabyogeredde ku Silver Springs Hotel  e Bugoloobi mu lukungaana lw'abaana mwebayitira okutuusa amaloboozi gaabwe eri Gavumenti ku nsonga y'okutulugunya abaana. Abaana bangi baatuusizza ensonga zaabwe omwabadde okutulugunyizibwa, okusosola abaana abalina obulemu ku mibiri, abaana abanoonyi b'obubudamu.  Mondo Kyateka yategeezezza bajjukira olunaku luno okusinziira ku kyaliwo mu south Africa abaana abazira bwe beekalakaasa mu soweto nga balwanirira eddembe lyabwe. Era olukiiko lwa Africa olwa OAU mu 1991 ne luteekawo olunaku luno lukuzibwe nga 16 June buli mwaka. Mondo yategeezezza nti nga Gavumenti, baateekawo essimu 116 etali yakusasulirwa abaana n'abantu sekinnoomu kwebanaayit

Endigga clan ( sheep clan)

Image
  Akabbiro (sub - Totem):  Mpologoma (Lion) Omubala ( motto):   Nyabo Nabbosa, Mpaawo alimuliisa endiga Ow'Akasolya (Head of Clan):  Lwomwa. Obutaka (Clan estate ):  Mbaale, Mawokota. Endigga clan descended from a man called Mbaale who came to Buganda with Kintu. Mbaale joined Kintu in the Masaaba hills and became one of the good fighters in Kintu. After Kintu had settled at Magonga he allotted his brave men some estates to settle and Mbaale was given the place which bears his name to the present day. Mbaale moved around with a sheep which he regarded as a personal companion. so he generally became to be known as 'a man of sheep. Before he died, it is said he made a pledge to his companion, the sheep, "no one from my loins or from the loins of my descendants should slaughter you for meat or give you up as a sacrifice any where in this area. Mbaale is said to have had three sons; Ssekkoba, Kaggwe and Bbosa was the youngest. It is said that Ssekkoba wandered back to the east

Ekikaka Kyo Mutima clan (heart(

Image
  About the Mutima Clan Sub - Totem: (Akabbiro) Mawuggwe (Lungs) Head Of Clan: (Ow'Akasolya) Kakeeto Clan estate: (Obutaka) Bbaale, Buddu  Motto: (Omubala) Kifa ennyanja, omuvubi y'abika.

Mbogo ( buffalo) clan

Image
  Mbogo  (buffalo)Clan Sub Totem: (Akabbiro) Ndeerwe Head Of Clan: (Ow'Akasolya) Kayiira Gaajuule Clan estate: (Obutaka) Mugulu, Ssingo Clan Motto: (Omubala) Katutu Kaagwa. Names for boys. Ssentamu, kyagulannyi, kayiira, mawejje, mbogo, ssembogo, Kasibante, lutakome, kamwannyi, ssekayi, bukiirwa,ssentume, kabuunga, bugembe,mukwaya, magembe, yawe, nnyanzi, makumbi, Names for girls Nantamu, nankabilwa, nabanja, namawejje, nakayi, namukwaya, bukiirwa, namagembe, nantume, nambogo, nannyanzi

Ngonge (otter) clan

Image
Secondary totem (akabiro)  Kaneene Head Of Clan: (Ow'Akasolya)- Kisolo Clan Seat: (Obutaka) - Lweza , Busujju Clan Mottoes: (Emibala) --1. Bakyanjankete . 2.Lwajjali  Names for men in engonge clan. Lutaaya,  ssenkungu, Kaboggoza,  Buyondo,  Kisolo,  Ssembatya, Musisi      Ssemwanga Kivumbi Ssejemba Ssonko Kaleebu Mayito Kalegga Kiganda Muganga Lusekera Katama Kinyira Buyungo Katwere Kimbowa Ssekimbega Kizunga Wamala Lule Bbongole Sembuuze Kasaanyi Kyenenya Ssenkuba kitumba Kaligijjo Lutembe Names for women Nakirijja,  nalutaya, Nambatya,  Nankungu,  Namwanga,  Namusisi, Namuganga lunkuse Gwokyalya nakiwala Nabacwa Najjemba Nakiganda

EMIRIMU GY'EMIKONO

Image
  EKITONGOLE  kya Uganda Youth Development Link (UYDEL)kibangudde abtuuze be Nakulabye mu by’emikono.  Bano  babadde Nakulabye mu zooni v ekisangibwa mu munisipaali ye Lubaga  ku Lwokusatu, nebategeeza nti  bavubuka bangi  mu Nakulabye abatalina mirimu nga  balabye  nga wakyaliwo obwetavu bwokubabangula   mu mirimu gy’omutwe basobole okwebeezaawo. Abavubuka  abawera  50 bebetabye ku musomo guno  ogwabadde kuteekateekeddwa  okumala olunaku lulamba, nga  batandise  ku saawa emu nebakomekerezza  akawungeezi.  Bano  bayigiriziddwa   okukola  paadi z’abakyala ezebakozesa  nga booza, okukola Yogaati,ssabuni w’amazzi,  nebilala. Daisy Namboga  ng’ono  akulira eby’emirimu mu kitongole kino yategeezezza nti ekigendererwa  ky’emisomo gino kwekuyambako  okubangula abavubuka  okusobola okuyiga emirimu egisobola okubabeezawo mu bulamu. Yagambye nti  mu nteekateeka eno  abantu okuli abawala abalenzi, abakyala nebalala batunulidwa  nnyo mu  misomo gino. Yagambye nti   ekibiina  kino kyakugenda mu maa

The Traditional And Complementary Medicene Bill 2015’’

Image
Abasawo b'ekinnaansi abegatira mu kibiina kya Uganda N’eddagala lyayo balaze ekiwandiiko kyabwe Kyebaabaze okusaba pulezidenti Museveni obutasssa mukono ku bbago lya ‘The Traditional And Complementary Medicene Bill 2015’’ ne ‘petition’ gyebategese okutwala mu paliyamenti okuddamu okwekenenya bo lyebagamba nti tebakiriziganya nalyo era lyagendereramu kutatana linnya lyabwe bo nga abasawo b’ekinansi. Karim Walyabira Ssalongo ssaabasamize  akulira ekibiina  kya a’basawo b’ekinansi ki Uganda N’eddagala Lyayo yategeezeza nti eteeka lino lyagendereramu kubasaako musolo naye bo nga abasawo bekinansi teririna welibayambira nga n’abaliyisa tekwaliko alina bumanyirivu kunsonsa za kinansi era wano weyagambidde abo abakiriziganya nalyo baffere sibasawo bakinansi. Walyabira yategeezeza nti betaaga minisitule eyetengeredde ey’ebyobuwangwa bagibwe muminisitule yekikula ky’abantu nga bwekiri munsi endala. Walyabira yayebaziza paliyamenti olwokuyisa eteeka eri abo abasadaaka abantu n’