Posts

Ngonge (otter) clan

Image
Secondary totem (akabiro)  Kaneene Head Of Clan: (Ow'Akasolya)- Kisolo Clan Seat: (Obutaka) - Lweza , Busujju Clan Mottoes: (Emibala) --1. Bakyanjankete . 2.Lwajjali  Names for men in engonge clan. Lutaaya,  ssenkungu, Kaboggoza,  Buyondo,  Kisolo,  Ssembatya, Musisi      Ssemwanga Kivumbi Ssejemba Ssonko Kaleebu Mayito Kalegga Kiganda Muganga Lusekera Katama Kinyira Buyungo Katwere Kimbowa Ssekimbega Kizunga Wamala Lule Bbongole Sembuuze Kasaanyi Kyenenya Ssenkuba kitumba Kaligijjo Lutembe Names for women Nakirijja,  nalutaya, Nambatya,  Nankungu,  Namwanga,  Namusisi, Namuganga lunkuse Gwokyalya nakiwala Nabacwa Najjemba Nakiganda

EMIRIMU GY'EMIKONO

Image
  EKITONGOLE  kya Uganda Youth Development Link (UYDEL)kibangudde abtuuze be Nakulabye mu by’emikono.  Bano  babadde Nakulabye mu zooni v ekisangibwa mu munisipaali ye Lubaga  ku Lwokusatu, nebategeeza nti  bavubuka bangi  mu Nakulabye abatalina mirimu nga  balabye  nga wakyaliwo obwetavu bwokubabangula   mu mirimu gy’omutwe basobole okwebeezaawo. Abavubuka  abawera  50 bebetabye ku musomo guno  ogwabadde kuteekateekeddwa  okumala olunaku lulamba, nga  batandise  ku saawa emu nebakomekerezza  akawungeezi.  Bano  bayigiriziddwa   okukola  paadi z’abakyala ezebakozesa  nga booza, okukola Yogaati,ssabuni w’amazzi,  nebilala. Daisy Namboga  ng’ono  akulira eby’emirimu mu kitongole kino yategeezezza nti ekigendererwa  ky’emisomo gino kwekuyambako  okubangula abavubuka  okusobola okuyiga emirimu egisobola okubabeezawo mu bulamu. Yagambye nti  mu nteekateeka eno  abantu okuli abawala abalenzi, abakyala nebalala batunulidwa  nnyo mu  misomo gino. Yagambye nti   ekibiina  kino kyakugenda mu maa

The Traditional And Complementary Medicene Bill 2015’’

Image
Abasawo b'ekinnaansi abegatira mu kibiina kya Uganda N’eddagala lyayo balaze ekiwandiiko kyabwe Kyebaabaze okusaba pulezidenti Museveni obutasssa mukono ku bbago lya ‘The Traditional And Complementary Medicene Bill 2015’’ ne ‘petition’ gyebategese okutwala mu paliyamenti okuddamu okwekenenya bo lyebagamba nti tebakiriziganya nalyo era lyagendereramu kutatana linnya lyabwe bo nga abasawo b’ekinansi. Karim Walyabira Ssalongo ssaabasamize  akulira ekibiina  kya a’basawo b’ekinansi ki Uganda N’eddagala Lyayo yategeezeza nti eteeka lino lyagendereramu kubasaako musolo naye bo nga abasawo bekinansi teririna welibayambira nga n’abaliyisa tekwaliko alina bumanyirivu kunsonsa za kinansi era wano weyagambidde abo abakiriziganya nalyo baffere sibasawo bakinansi. Walyabira yategeezeza nti betaaga minisitule eyetengeredde ey’ebyobuwangwa bagibwe muminisitule yekikula ky’abantu nga bwekiri munsi endala. Walyabira yayebaziza paliyamenti olwokuyisa eteeka eri abo abasadaaka abantu n’

Bulungi bwansi e lubaga

Image
 Bya: PETER SSUUNA ABATUUZE ba Mbuubi Zooni Lungujja Parish mu Division y’e Lubaga baakeeredde mu Bulungi Bwansi ku lwokusatu nga bano baakulembeddwamu Patrick Lukenge Ssentebe w’e kitundu kino. Bano baagoogodde omwala gwa Kamaanya Road ssaako n’okuzibikira ebinnya mu luguudo luno olwabadde mu mumbeera embi. Patrick Lukenge Ssentebe wa Mbuubi Zooni ategeezezza nti enkola eno yatongozebwa Shinji Katongole emyaka 2 egiyise era nga enteekateeka eno ekolebwa buli Lwakusatu era nga obwa Kabaka bwebukuutira. Patrick agamba nti bayambibwako John Hanwick eyabagulira ebikozesebwa mu mulimo guno omuli enkumbi, ebitiiyo,obuwuuba n'ebirala era nga ono wa byakwerinda ku lukiiko lw’ekyalo. Mu ngeri yemu Patrick agamba nti enkola ya Bulungi Bwansi eyambye nnyo okugoogola emyala, okusimba emiti ku makubo, okukubiriza abatuuze okukuuma obuyonjo mu maka, wamu n’okulaga abavubuka omutima gwa mwoyo gwa Ggwanga. “Gavumenti bweba eruddewo okuddaabiriza amakubo, ffe katwekolemu omulimu ng’ abatuuze tulon

Importances of aloe vera plant and diseases it cures

Image
  Aloe vera plant. Is of more value than it's appearance. It can be use to cure a variety of diseases like malaria, skin infections and also body cleanse. Incase of skin scalps you should gently subdivide it and apply it's sap and fluids to your infected skin.  For malaria slice it in pieces and soak them in boiled water for about 15 minutes and then drink the solution. Or you may boil the leaves and them after cooling.

Ssekabaka Kimera (deceased king of buganda after ssekabaka kintu)

Image
When Kintu died, his officials did not want to make this public , in fear that this might cause political instability all over buganda kingdom. This forced them to burry kabaka Kintu secretly at Nnono, and the officials claimed that the king (kabaka) had disappeared. After some time, the officials chose Ccwa, one of Kintu’s sons to become king in his father’s place. Ccwa had only one son called Kalemeera. Kalemeera was only a young boy by the time his father ascended the throne. As he became older, Kalemeera began to understand the significance of the story that his grandfather Kintu had disappeared. He became immersed in thoughts  that Ccwa his father might also disappear in the same way. Thus Kalemeera began following his father around everywhere he went, fearful of letting him out of his sight. Eventually, Ccwa became exasperated with his son’s behavior and he concocted a plan that would force Kalemeera to leave his father’s side. The plan that was concocted involved Walusimbi the K

Embwa clan {dog}

Image
Clan (ekika):   Mbwa "dog" Akabiro : Kyuma / Kidde kyambwa Clan head (owakasolya)   : Mutasingwa. Clan headquarters (obutaka) : Kiggwa (Busujju). Clan Motto (emibala) : Ntegereza abataka kye baatukola. Clan names Kalumba, Mulindwa, musisi, nnamaala, ssebakigye, njala, kakonge, namondo, mpindi, weekirevu, lumasa, kisoo, nkumbinkule, ssekawunga, nantaba, maseruka, lusundo, ssenkule