EMIRIMU GY'EMIKONO

EKITONGOLE kya Uganda Youth Development Link (UYDEL)kibangudde abtuuze be Nakulabye mu byāemikono. Bano babadde Nakulabye mu zooni v ekisangibwa mu munisipaali ye Lubaga ku Lwokusatu, nebategeeza nti bavubuka bangi mu Nakulabye abatalina mirimu nga balabye nga wakyaliwo obwetavu bwokubabangula mu mirimu gyāomutwe basobole okwebeezaawo. Abavubuka abawera 50 bebetabye ku musomo guno ogwabadde kuteekateekeddwa okumala olunaku lulamba, nga batandise ku saawa emu nebakomekerezza akawungeezi. Bano bayigiriziddwa okukola paadi zāabakyala ezebakozesa nga booza, okukola Yogaati,ssabuni wāamazzi, nebilala. Daisy Namboga ngāono akulira ebyāemirimu mu kitongole kino yategeezezza nti ekigendererwa kyāemisomo gino kwekuyambako okubangula abavubuka okusobola okuyiga emirimu egisobola okubabeezawo mu bulamu. Yagambye nti...